New International
Version (©1984)
"'For I will
take you out of the nations; I will gather you from all the countries
and bring you back into your own land.
New Living
Translation (©2007)
For I will gather
you up from all the nations and bring you home again to your land.
English Standard
Version (©2001)
I will take you
from the nations and gather you from all the countries and bring you
into your own land.
New American
Standard Bible (©1995)
"For I will
take you from the nations, gather you from all the lands and bring
you into your own land.
Holman Christian
Standard Bible (©2009)
For I will take
you from the nations and gather you from all the countries, and will
bring you into your own land.
International
Standard Version (©2012)
I'm going to
remove you from the nations, gather you from all of the territories,
and bring you all back to your own land.
Jeremiah 32:37
Isaiah 43:5 Do
not be afraid, for I am with you; I will bring your children from the
east and gather you from the west.
Isaiah 43:6 I
will say to the north, 'Give them up!' and to the south, 'Do not hold
them back.' Bring my sons from afar and my daughters from the ends of
the earth--
Jeremiah 30:3 The
days are coming,' declares the LORD, 'when I will bring my people
Israel and Judah back from captivity and restore them to the land I
gave their forefathers to possess,' says the LORD."
'Ennaku zijja,'
Mukama bwalangirira, 'nja kuleeta abantu bange Yisirayiri ne Yuda
(Buganda) okuva mu buwambe era mbakomyewo ku butaka bwenawa ba
jajjaabwe okutwala,' bwayogera Mukama.
Yeremiya 30:3
Ezekyeri 34:13
Ngenda
kubakungaanya okubagya yonna mu mawanga gonna (munsi zonna), era nja
kubaleeta munsi yaabwe. Nja kubasumba ku nsozi za Yisirayiri, mu
biwonvu era ne wonna ku butaka.
Ezekiel 39:27
When I have brought them back from the nations and have gathered them
from the countries of their enemies, I will show myself holy through
them in the sight of many nations.
New International
Version ©1984 by
Mukama Katonda,
Omutonzi weGgulu n"ensi, Ebirabika n'ebitalabika, abasajja
nabakazi, atuwa obulamu aweebwe ekitiibwa mu Ggulu ne ku nsi.
Yeebale okutuwa Obuganda. Yeebale kukozesa buli omu
omulimu. Yeebale okutugumya wakati mu kutiisibwatiisibwa okwamaanyi
okutasobolwa Mutitiizi yenna. Yeebale okutuwa Eddoboozi netwogerera
abatalina maloboozi, abanku, abaavu, abantu afuuse emombooze mu nsi
yaabwe, abatalina we bassa mitwe kuwummulako. Yeebale okutuyisa mu
bumwa bwengo. Yeebale okutuwonya obusagwa bwemisota gyonna egitubozze
mu ngeri ennyingi. Yeebale okutuyimusa mu mulembe guno. Ebyafaayo byo
tubikoze. Ate tujja kukola nebisingawo awo. Atutumye mu Nsi yaffe
Buganda. Mwebale kuwuliririza Edoboozi lya Katonda nemugonda,
nnemuyitaba, nemukkiriza. Nabbi Isaya (Ess. 6 Oluny. 8), yayitaba
nti, “Nze nzuuno,” nga Mukama abuuza nti, “Naatuma ani?” “Ani
anatugendera yo?” mu Buganda. Omunuunuzi Musa yalina muggo gwokka
gwe yakozesa ebyamagero nalyoka alaga obuwanguzi bwa Katonda
obwamaanyi, ku buyinza bwa Falawo bwonna bwe yalina neggye eddene
lityo. Buganda, Mukama alina Musa ajja, Okuva 3. Mukama Katonda
yamutuma ngawulidde okukaaba kwabantu be. Musa yagamba nti, “Nze
nzuuno.”
Ekyabalamuzi 4:4-9
Debula, Nabbi,
muka Lappidosi, yeyali akulembera Yisirayiri mu biseera ebyo. Embuga
yagikubanga mu Binazi bya Debula wakati wa Ramah ne Beseri mu nsozi za
Efulaimu, era Abayisirayiri gye bagendanga abasalire ensonga zaabwe.
Yatumya Balaki mutabani wa Abinowamu owe Kedesi mu Nafutali era
namugamba nti, “Mukama, Katonda wa Yisirayiri akulagira ati,
“Genda, otwale abasajja omutwalo gumu abe nafutali ne Zebuluni
obakulembere ku Lusozi Tabori. Nze nja kukulembera Sisera, omuduumizi
w'eggye lya Yabini, namagaali ge n'abajaasi be ku Mugga Kisoni era
mubawe mu ngalo zammwe,”
Balaki namugamba
nti, “Bwonagenda nange, nange nja kugenda; naye bwotogende nange,
nange sijja kugenda.”
“Mazima nja
kugenda naawe” Debula bwe yagamba.
“But because of
the course you are taking, the honor will not be yours, for the Lord
will deliver Sisera into the hands of a woman.” So Deborah went
with Barak to Kedesh. 10 There Barak summoned Zebulun and Naphtali,
and ten thousand men went up under his command. Deborah also went up
with him.
Anakulemberamu
Buganda ajja kuba nga ssi yasuubirwa.
Mukama nalagira
Musa okugamba Alooni ne batabani be okukozesa ebigambo bino okuwa
omukisa abantu ba Yisirayiri (Buganda):
Mukama abawe
omukisa era abamalire ebyetaago byammwe;
Mukama abalage
ekisa kye nokubeerwa kwe;
Mukama
abatunuulize obuganzi awamu nemirembe.
Era Mukama
nagamba nti, “Bwebalilangirira Erinnya lyange ngomukisa ku bantu ba
Yisirayiri, nange ndibawa omukisa.
Okubala 6:23-26
Kale kibeere
bwekityo nga bwagamba.
Mu Linnya lya
Yesu Kristo.
No comments:
Post a Comment